File Photo: Sebuufu wa Pine mu kooti
Omutunzi w’emotoka mu Kibuga Kampala Mohammed Ssebuufu asindikiddwa e Luzira lwakutta mukyala .
Ssebuufu avunaanibwa wamu Godfrey Kayiza omukuumi, , Philip Mirambe munansi we Congo, ne Stephen Lwanga nga bano kigambibwa nti batta Donah Katushabe.
Omulamuzi omukulu mu kkooti ya Buganda road Flavia Nabakooza abavunaanibwa y’abasomedde emisango gy’ettemu n’okubba essimu y’omugenzi…
