File Photo: Mbabazi ngali ne Museveni
Eyali ssabaminisita w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi ategezezza nga poliisi bwetalina buyinza kugaana lukungana lwabufuzi lwonna okugyako okuwa abalurimu obukuumi.
Bino Mbabazi abyogedde ayogerako nebannamawulire amakya galeero, .
Bw’atuuse ku tteeka erilungamya enkungaana, Mbabazi ategezezza nti abantu abasinga bamunenya nti yeyali emabega w’okuleeta etteeka lino wabula nga era tekikyusa nti poliisi terina…