File Photo: Uchumi supamaketi
Abakozi ku supermarket ya Uchumi e Kabalagala bakonkomalidde ku milyango tebamanyi kyakukola bwebakedde nebasanga nga webakolera bagaddewo.
Abamu ku bakozi bwtwogeddeko nabo bategezezza nti kibabuseeko bananyini supermarket okuggalawo nga mpaawo kunyonyola kwebabawadde.