File Photo:Bana NRM mulukunywana
Ssabawandiisi w’ekibiina kya NRM Justine Lumumba Kasule alumirizza abamu ku baagala ebifo by’obukulembeze mu kibiina kino okukunga abantu okwewandiisa emiundi egisukka mu gumu mu kwewandiisa okugenda mu maaso.
Lumumba agamba bamanyi ekigenda mu maaso nga era bakukangavvula abakola kino.
Wabaddewo okwemulugunya ku kwewandiisa okugenda mu maaso nga kigambibwa n’abamu abatali bannakibiina bawanmdiikibwa.
Mungeri yeemu olukiiko…