Amawulire
Ebya Pioneer bikyaali bizibu
Ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue Authority kigamba nti kyandiddamu okwetegereza endagaano gyekyakola ne kkampuni ya baasi eya Pioneer.
Omwaka oguwedde, ekitongole kino kyadda omukono ku ndagaano ne pioneer egikkiriza okukola nga bw’esonda mpola ebbanja ely’obuwumbi 8.
Akulira ekitongole kino Doris Akol agamba nti kkampuni eno eremereddwa okudda engulu nga tebakyalina ngeri yakuyamba
Ono wabula tayogedde kiki kyebagaala okuzikolera