Olwali

Akuuma kano akakwese mu mpale

Ali Mivule

November 13th, 2014

No comments

Chain saw

Bw’oba olowooza  nti abapakira ebintu bya supamaketi mu mpale bali mu Uganda wokka musaaga.

Mu ggwanga lya Amerika, waliwo omusajja akwatiddwa ku kamera ng’akweeka akuuma ekasala embaawo mu mpale

Ekyewunyisa nti abakozi abalabye omusajja ono ku kamera bafudde nseko nga balaba engeri gy’abadde atambula ng’ajagaana era n’abaddukako.

Kyokka bano bakubye enduulu mangu omusajja ono n’akwatibwa era ategeezezza poliisi nti abadde akeyazise