Akakiiko ka palamenti akakola ku byuma bikali magezi ne tekinologiya kagaala gavumenti yeddize kkampuni y’essimu eya UTL
Kiddiridde kkampuni eno okulemerwra okutuukiriza ebiruubirirwa ebyassibwaawo akakiiko akakola ku byempuliziganya nga kati ebanjibwa obuwumbi obukunukkiriza mu 13 byempuliziganya nga kati ebanjibwa obuwumbi obukunukkiriza mu 13
Ssentebe w’akakiiko kano Vincent Bagiireagamba nti ssinga gavumenti yezza kkampuni eno nga Rwanda bweyakoze, ejja kutereeza empereeza
Yye akulira akakiiko akakola ku byempuliziganya Godfrey Mutabaazi agamba nti kkampuni eno bagiwadde ennaku 60 okusasula amabanja oba ssi kkyo bakujijjako layisinsi