
Poliisi efuuzizza amaka g’omu ku bavubuka b’ekibiina ky’abavubuka abeyita abaavu Vincent Kaggwa.
Nga ekulembeddwamu aduumira poliisi ye Wandegeya Brian Ampaire, poliisi bategezezza nga bwebabatemezzaako nti abakulembera abavubuka bano balina emmundu.
Twogeddeko n’abamu ku batuuze
Kino wekijidde nga omuvubuka w’ekibinja kino omulala Norman Tumuhimbise y’asuliddwa kumpi n’amaka ge e Rubaga abantu abatanategerekeka oluvanyuma lw’okumala ebbanga nga abuziddwawo.
Mukiseera kino ali mu mbeera mbi