Abatuuze be Kibaale ne Kasese bagumbye ku kooti enkulu, nga bagamba nti okuvaawo nga gavumenti emaze kubaliyirira.
Bano abasoba mu 500 bagamba nti baagobwa mu kibira ekigambibwa okubeera ekya gavumenti kale nga beetaga okubaliyirira obukadde obusukka mu 300
Bano bagamba nti gavumenti yali yabasuubiza okubawa obukadde 12 buli maka,wabula nga na guno gujwa nakaakano mpaawo nusu gyebali bafunye.