Skip to content Skip to footer

Ebikwekweto mu Senegal

File Photo: Abantu nga bakute ebipande
File Photo: Abantu nga bakute ebipande

Poliisi mu ggwanga lya Senegal ekoze ekikwekweto n’eyoola abantu 900 oluvanyuma lw’abatujju okulumba ku mulirwaano mu  Burkina Faso ne Mali.

Ab’obuyinza bagamba tebajja kulinda kino kutuuka waabwe nga kati bbo batandikiddewo okunhyweza ebyokwerinda nga buli gwebekengera bamuyoola.

Gavumenti era eragidde woteeri zonna okunyweza eby’okwerinda oba ssikyo zakugalwa.

Leave a comment

0.0/5