
Okubala obululu okwa gavumenti ze bitundu kutandise mubitundu bye gwanga e byenjawulo era nga wano mu kampala okutunka okwamanyi kuli wakati wa Loodi meeya Erias Lukwago ne Danniel Kazibwe amanyidwa nga Ragga dee era ngo okulonda kuno tekujumbidwa nga bwe kyari ku kulinda Pulezidenti