Skip to content Skip to footer

Omulabirizi Kityo Luwalira awabudde palamenti

Bya Benjamin Jumbe

Uganda ya bonna kalenga tewali agwanidde kwetwala nti Uganda yiye nti oba enakoma nkya.

Bino byogeddwa omulabizi we Namirembe Rt Rev Wilberforce Kityo Luwalira bwabadde atuusa obubaka bwe obwa  ssekukulu wali mu maka ge e Namirembe.

Omulabirizi Luwalira alaze okutya ku mbeera egenda mu maaso mu gwanga, nayogera ku kulwanagana, obutawuliziganya, obutawangana kitiibwa nebiralala ebitali bya bwenkanya.

Awabudde nti ngabakulembeze bagenda mu maaso nokuteesa ku nsonga zobukulemeze, batekeddwa okulubirira emirembe awatali kwabuluzaamu gwanga.

Leave a comment

0.0/5