Skip to content Skip to footer

Ababudamye ababundabunda balaajanye.

Bya Samuel Ssebuliba.

Ababaka ba Parliament okuva mu West Nile batabukidde government nga baagala eveeyo etunule mu by’enjigiriza  mu district ezibudamya ababundabunda .

Mukaseera kano uganda esuza babudandabunda 1.4 okuva mu mawanga nga Sudan ne Congo  era nga abasing babeera mu West Nile .

Kati omubaka wesaze lye   Obongi Hassan Kaps Fungaro agambye nti amasomero geeno gonna gabooze abayizi okuli n’ababundabunda, kyoka nga n’abasomesa abaliwo batambula  olugendo lwa Kilometer 50 okutuuka ku masomero

Ye speaker Rebecca Kadaga agambye nti ensonga y’ababundabunda y’amaanyi, wabula nga bagenda kufunayo akadde boogere ku nsonga zino mubujuvu.

Leave a comment

0.0/5