Bya Ritah Kemigisa
Abatuuze bwebaali bekalakaasa nga bawakanya okupunta ettaka
Okulonda kwa ssentebbe wa distict ye Tororo kukyali mu lusuubo, okujjako ngebiwayi ebiguguilana bakikanyizza .
Kinajjukirwa mu May womwaka oguwedde, akakiiko kebyokulonda kayimiriza kayimiriza okulonda, nekwongezebwayo nga 29th June okulonda anaddira Apollo Jaramogi mu bigere eyafa.
Okusinziira ku mumyuka wa ssentebbe wakiiko kebyokulonda, mu Buvanjuba bwe gwanga, Justine Ahabwe tebanalaga lunaku lukakafu, kubanga embeera mu kitundu tenakakana, abantu bakyalwanagana olwensawo.
Asabye abataka mu bitundu bye Tororo okuvaayo ba kakane.
Eno aba Jopadhola naba-Teeso balwangira nsalo.