Amawulire
Okwekalakaasa kuzzeemu
Abayizi bazzzeemu buto okwekalakaasa e makerere .
Bano bawakanya eky’okubasasuza ebitundu 60 ku kikumi ekya fiizi mu ssabiiti esooka.
Abayizi bano ku luno bakedde nga missa ne beyiiwa ku nguudo z’omu university kyokka nga poliisi ebatebuse mu bwangu era alinga buwuka.
Poliisi amaze okuzingako ekifo okulaba nti abayizi tebafuluma bisulo byaabwe.