Skip to content Skip to footer

Kasasiro ayitiridde

 

garbageAbakulira distrct ye Jinja baweze abatuuze okukozesa ebipipa bya kasasiro mu district eno.

Kati ebimotoka bya kasasiro byaakuvanga nju ku nju nga bikungaanya kasasiro ono.

Omwogezi wa town council eno Rajab Kito agamba nti basazeewo kino kubanga abantu abasinga basuula kasasiro mu bipipa bino naabimba nebatafaayo kumusuulayo olwo ekivundu nekisanikira ekibuga.

Agamba nti anaakwatibwa nga anyoomodde enkola eno waakusasula fine ya mitwaalo etaano  nokuggulwako emisango emirala mu mu mbuga z’amateeka.

Leave a comment

0.0/5