Skip to content Skip to footer

Omusajja atemyeko mukyala we Okutu lwakuganza musajja mulala

Bya Abubaker Kirunda

Poliisi mu district ye Namayingo ebakanye nomuyiggo ku musajja owemyaka 40, agambibwa okusalako mukyalw e okutu, bweyamuteberezza okugwa mu mukwano nomusajja omulala.

Bonny Wilson Wafula omutuuze ku kyalo Mubende mu gombomola ye Banda yagambibwa okusalako omukyala okutu, ngoluvnyuma yabuzeewo.

Wetwogerera ngomukyala ali ddwaliro lya Buyinja health centre ajanjabibwa.

Omwogezi wa poliisi mu Busoga East James Mubi akaksiza nto omuyiggo gugenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5