Skip to content Skip to footer

Akabenje akagude e Njeru kasse kumi.

Bya Ben Jumbe.

Abantu 10 bakasiddwa nga bwebafiiridde mu kabenje akagudde wano e Lugazi mu Njeru town council.

Kano akabenje kabadde ku kyalo Nankwanga  mu  Wakisi Division Njeru Municipality-Buikwe District.

Mukabenje kano ekimotoka ekitambuza ebikajjo numba UAK 227  kiyingiridde ebantu ababade bazina akadodi  nekitta 10.

Ayogerera police yeeno Hellen Butoto agambye nti

abadde avuga emotoka eno adusse, wabula nga bbo abafudde nabalumiziddw abadusiddwa mu dwaliro e jinja.

Leave a comment

0.0/5