Bya Ben Jumbe.
Abantu 10 bakasiddwa nga bwebafiiridde mu kabenje akagudde wano e Lugazi mu Njeru town council.
Kano akabenje kabadde ku kyalo Nankwanga mu Wakisi Division Njeru Municipality-Buikwe District.
Mukabenje kano ekimotoka ekitambuza ebikajjo numba UAK 227 kiyingiridde ebantu ababade bazina akadodi nekitta 10.
Ayogerera police yeeno Hellen Butoto agambye nti
abadde avuga emotoka eno adusse, wabula nga bbo abafudde nabalumiziddw abadusiddwa mu dwaliro e jinja.