Amawulire
Okubala abantu kwa mwaka gujja
Gavumenti yakukozesa abantu abasoba mu kanaana okubala abantu mu ddimu eritandika omwaka ogujja
Akulira ekitongole ekikola ku by’emiwendo Ben Mugyereza, agamba nti okuwandiisa abantu abakola okukola ku kuwandiisa abalala nakwo kwakutandika omwaka ogujja nga kuva ku mutendera gwa disitulikiti
Ng’ayogerako eri bannamawulire , Mugyereza agambye nti gavumenti yabawadde dda obuwumbi 50 ku buwumbi 75 zebetaaga okukola omulimu gwonna