Skip to content Skip to footer

Okubala abantu kwa mwaka gujja

population census

Gavumenti yakukozesa abantu abasoba mu kanaana okubala abantu mu ddimu eritandika omwaka ogujja

Akulira ekitongole ekikola ku by’emiwendo Ben Mugyereza, agamba nti okuwandiisa abantu abakola okukola ku kuwandiisa abalala  nakwo kwakutandika omwaka ogujja nga kuva  ku mutendera gwa disitulikiti

Ng’ayogerako eri bannamawulire , Mugyereza agambye nti gavumenti yabawadde dda obuwumbi 50 ku buwumbi 75 zebetaaga okukola omulimu gwonna

Leave a comment

0.0/5