Ebyobulamu
Ministry y’ebyobulamu eyagala tteeka ku batalina kabuyonjo
Bya Ndaye Moses
Ministry yebyobulamu ekubye omulanga, nti betaag etteeka ekkakali, ku banatu abagaana okusima zzi kabuyonjo mu maka gaabwe, mu bugenderevu.
Omuwandiisi owenkalakklira mu ministry yebyobulamu, Dr. Diana Atwine, agamba nti embeera eyo yevaako eburwadde nga cholera.
Agamba nti etteeka eririwo kkadde nnyo, ngeteeka eppya nga kkali lyetagisa.