Amawulire
Omu alumiziddwa mu kabenje
Omuntu omu alumiziddwa mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jjinja
Akabenje kano keetabiddwaamu biloolle bisatu okuli ekya TATA ekibadde kikubyeeko cementngaa kiva e Tororo nga kino kikonaaganye nekirala ekya Kenya ekibadde kidda e Mombasa
Owa Tata bamutemyeeyo butemi okuva mu kiloole era nga omukugulu okumu kutemeddwaako.
Ono addusiddwa mu ddwaliro e Kawolo abamwongeddeyo okutuuka e mulago
Bo abalala bafunye ebisago bitonotono
Akabenje kano kabade Kitega Lugazi