Olwali
Omwana akedde obukaba
Buli muzadde alina engeri gy’abubiramu omwana we ate nga bwegutuuka ku basajja n’abaana baabwe abawala gujabagira
Basing kweralikirira basajja abayinza okubakwata mu maaso.
Kati ono omuzadde yatuuzizza muwala we ow’emyaka 3 okumukakasa nti abasajja babi
Yamusabye addemu by’ayogera ng’amugamba nti bw’anaakula tajjakufuna musajja.
Omwana ono yazzeemu butlungi kyokka weyatuuse ku ky’okufuna omusajja n’akayaanya taata we ng’agamba nti nedda takikkiriza
Abalabye ku katambi kano beebuuza omwana ono bw’anabeera ng’akuze,
Watya nga wuwo