Skip to content Skip to footer

Munnakatemba bimuweddeko

comedian blushed

Omuzannyi wa Katemba abadde ku siteegi ng’asanyula abantu bimukalidde ku matama poliisi bw’eyingiddewo n’ekwata omu ku b’abadde asanyusa

Adam Newman ow’omu kibuga Newyork asoose kukola mu ba poliisi bano katemba ng’alowooza banaleka omuwagizi we kyokka nga ssibwegubadde

Aba poliisi bano nno abatawena ate beebamuwogganide nga bamusaba alekere awo okwekola obusolosolo kubanga babadde bakola gyaabwe

Leave a comment

0.0/5