Skip to content Skip to footer

Suarez yejjusa

SSuarez

Muyizi tasubwa wa Barcelona Luis Suarez agamba nti naye takikkirizanga nti yaluma munne bwebaali mu mpaka z’ekikopo ky’ensi yonna

Suarez yegatta ku Barcelona okuva mu Liverpool mu mwezi gw’omusanvu era nga yaweebwa ekibonerezo kya myezi ena nga takoona ku kapiira

Omukulu ono agamba nti naye asanze obuzibu okukkiriza nti yakola ekikolwa kino kyokka ng’agamba nti naye Muntu era obusungu bwebwamuyinga

Leave a comment

0.0/5