File Photo: Abali bobulamu ku beach Mu ggwanga lya Hong Kong, abakyala bakeera kwekalirira ku musana okusobola okusala amasavu n’obuzito. Bano nno omusana bagutunulamu butereevu nti gubayambe okusala obuzito Abakugu balabudde dda nti bano boolese okufa amaaso ssinga tebakikomya