Amawulire
AKabenje katuze 2
Abantu babiri bafiiridde mu kabenje akagudde e Mbiriizi ku luguudo oluva e Masaka okudda e Mbarara.
Ekimotoka ekisomba amata No. UAU 474B kiyingiridde motoka ntono kika kya Mark 2 No.UAN 161N
Omogezi wa poliisi mu bitundu bino Noah Sserunjogi agambye nti mu bafudde mwemubadde omusuubuzi w’erinnya Kizito Byakatonda.
Omulala abadde muvuzi wa bodaboda e Lwengo Richard Ssebadduka.
SSerunjogi akabenje akatadde ku kuvugisa kimama