Skip to content Skip to footer

Ebyokuteesa ku by’okugikwatako biri mu lusuubo.

Bya  Ben Jumbe

Tutegeezedwa nga olukangaga okuli ebigenda okugobererwa mu kuteesa kwa leero bwerufumye, wabula nga kuno tekuli kyakuteesa ku kyakuwa mubaka we Igara Raphael Magyezi  lukusa lwakukwata ku nyingo eya 102 B.

Ebimu kubigenda okutesebwako kuliko  bulwadde obwakwata kalitunsi mu uganda, minisita w’ebyensimbi wakutegeeza Parliament ku by’okutunda etaka e Namanve kko n’ensonga endala.

Wabula okusinzira ku mateeka ga parliament okuteesa bw’ekutandika omubaka wadembe okuwanika omukono naatesa nti ensonga nga eno egatibwe kubigenda okutesezebwako.

Mukaseera kano speaker Rebecca Kadaga amaze okutuuka mu kizmbe.

Leave a comment

0.0/5