Bya Benjamin Jumbe
Omubaka owa munispaali eye Arua, Ibrahim Abiriga akaksizza nga bweyafuyisizza ku kkubo.
Kino kidiridde ebifanayiz ebibadde bisasaana wonna, nga biraga omubaka ono ngafuyisa ku mabbali goluguudo ku kisenge .
Ono bwabadde ayogera ne banamwulire ku palamenti, emisana ga leero Abiriga agambye nti ddala yabadde bubi, nga yetaaga okweyamba.