Skip to content Skip to footer

100 bebakwatiddwa e Nateete

Bya Shamim Nateebwa

Poliisi ye Nateete eriko abantu 100 begalidde, nga beteberezebwa nti babadenga omwenge bakeera mukeere, abamu okuzanya zaala nabamu okunywa nokutunda enjaga.

Bano bakwatiddwa mu ki kikwekweto ekidumiddwa atwala poliisi ye Nateete, Muhammad Byansi nekigendererwa okulwanyisa obumenyi bwamateeka.

Bano babzindukirizza mu biffo ebyenjawulo, mu bufunda nemu mabaala mu budde obwokumakya.

Leave a comment

0.0/5