Skip to content Skip to footer

FDC ewakanyizza ekyokuzza aba LDU.

Bya Damali Mukhaye.

Abakulu okuva mu kibiina kya FDC   bawakanyizza ekiteeso kya government eky’okuzaawo abakuuma dembe  ab’okubyalo bano abaayitibwanga  aba local defense unit oba LDU

Bweyabadde ayogerako ne banamawulire wali ku offce z’ekibiina e Najjanankumbi amyuka ssabawandisii w’ekibiina kino Herold  Kaija yagambye nti  mukaseera bano webaagoberwe nga bafuuse ekirara mukutta kko n’okubba abantu, kale okubazaawo kigenda kutabula embeera kko n’okwongera kubuzzi bwemisango.

Kati ono ayagala government efube kukuuma bantu nga ekozesa ebitongole ebiriwo, sosi kutondawo bubinja bulala

Leave a comment

0.0/5