Skip to content Skip to footer

Abayekeera bubakeredde

south sudan treason

Abakulemberamu olutalo lw’ekiyeekera mu ggwanga lya South Sudan gyebuvuddeko bakuggulwaako misango gyakulya mu nsi yaabwe olukwe

Minista wa South sudan akola ku nsonga z’amateeka, Paulino Wanawila agambye nti kuno kwekuli n’eyali amyuka omukulembeze w’eggwanga Riek Machar

Gavumenti mu kusooka yategeeza nga bweyali tegenda kuvunaana bantu bano oluvanyuma lw’okussa emikono ku ndagaano y’emirembe n’abayeekeera

Bannamawulire erudde eyo bagamba nti ebigambo bino byanditanula olutalo olubadde ate lusirikiriddemu.

Leave a comment

0.0/5