Skip to content Skip to footer

Esweeta ekoleddwa mu nviiri

sweater 2

Abayiiya tebaggwa mu nsi.

Mu ggwanga lya China, omukyala ayiyiiza esweeta okuva mu nviiri ze

Omukyala ono eyali omusomesa amaze emyaka 11 ng’atunga esweeta eno .

Enviiri mw’atunze esweeta abadde aziggya mu kasanirizo ke k’akozesa buli lunaku.

Omukyala ono agambye nti abantu bangi beegomba enviiri ze olw’okunyirira nga y’ensonga lwaki abadde takyazisuula

Leave a comment

0.0/5