Skip to content Skip to footer

Abalidde embizi enfu bataawa .

 

 

mukono woman

Ku kyalo Madda mu gombolola ye kawolo, abantu mwenda badusidwa mu dwaliro e lugazi ,oluvanyuma lw’okulya embizi eyabade esuulidwa.

Kigambibwa nti bano okuli ne defence w’ekyalo,baasanze embizi eno nga esuulidwa, wabula bbo tebaamaze nakwebuuza kigisse nebagibaaga .

Mukaseera kano bano bali mu dwaliro ekawolo, era nga batawaanyizibwa embiro kko n’okutanaka .

Leave a comment

0.0/5