Skip to content Skip to footer

60 basumattuse akabenje

Bus in accident 2

Abantu 6o  basimatuse okufiira mu kabenje akagudde kumpi n’ekibuga kye Wobulenzi baasi namba  UAU 708 B mwebabadde batambulira bw’eremeredde omugoba waayo neyekatta ennume y’ekigo.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bino Lameck Kigozi ategezezza omugoba wa baasi ono bw’abadde agivulumula endiima ekivuddeko akabenje kano.

Abafunye ebisago baddusiddwa mu ddwaliro ly’e Bombo nga n’omuyiggo gwa dereeva bwegukyagenda maaso.

Leave a comment

0.0/5