Skip to content Skip to footer

Aba Boda Boda Banazizza Munaabwe

Bya Ivan Ssenabulya

Abagoba ba boda boda mu kibuga kye Mukono ku Bishop
stage baliko munaabwe gwebanaziza oluvanyuma ngono bagamba abadde asukiridde obukyafu.

Akulira eby’okwerinda ku stage eno Issa Kakande
ategegezezza nti babadde bamaze omwaka mulamba nga begayirira Sebandeke Christopher omusajja omukulu owemyaka 37 okunaba n’okwoza nayenga balinga abasiwa ensaano ku mazzi.

Ono bamugwiridde nebamunaaza nga bagamba abadde atandise nokubagobera abasabaze.

Leave a comment

0.0/5