Skip to content Skip to footer

Aba FDC balayidde okukuuma akululu

Bya Ivan Ssenabulya

Aba FDC bategezeza nga bwebasindise ekibinja kyabantu baabwe abagenda okukuuma akululu ka Jinja East akokuddibwamu.

Bano bagamba nti betegese okukuuma obuwanguzi bwabwe.

Ssabawandiisi Wekibiina Nathan Nandala Mafabi asabye abakulembeze ba poliisi abagya, okulaga obukugu mu kulonda kuno, bewale kyekubiira.

Paul Mwiru yakwatidde FDCbendera mu kulonda okwenvunula bibya okwa 15th March.

Kino kyadrirra kooti okusazaamu okulondebwa kwa Igeme Nabeeta.

Leave a comment

0.0/5