Skip to content Skip to footer

Aba gavumenti ezebitundu bagala misaala

Bya Ritah Kemigisa

Gavumenti esabiddwa okuddamu okwekennenya emisaala, gyabakozi aba gavumenti ezebitundu.

Kino bagamba nti kyekijja okuyamba okulwanyisa enguzi, nokwongera amaanyi mu kutuusa obuwereza eri abantu.

Ssabawandiisi wekibiina ekitabba aba gavumenti ezebitundu, ekya Uganda Local government association Rose Gamwera agambye nti omusaala gwebabongedde, gyebuvuddeko gwabadde mutono nnyo.

Agambye nti enegri yokusimamau, abantu bano okuva wansi kuba ssentebbe be byalo okutuuka kuba ssentebbe bazi district, nabakugu baamwo, kwekubongeza emisaala.

Leave a comment

0.0/5