Skip to content Skip to footer

Aba NRM basisinkana leero ku bisiyaga

Bahati

Ababaka ba kabondo ka  NRM bakutuula mu kafubo mu maka ga pulezidenti Entebbe  akawungeezi kaleero okumumunyamumunya mu tteeka ly’ebisiyaga elyasaziddwamu kkooti.

Pulezidenti Muiseveni asuubirwa okwogerako eri ababaka bano oluvanyuma lwa kkooti okutegeeza nti etteeka lyayisibwa ababaka tebawera  kimu kyakusatu abalina okuyisa etteeka.

Amyuka nampala w’ekibiina kya NRM  David Bahati ategeezezza nti bakwongera okuteesa ku ngeri y’okuzzaamu etteeka lino nga teririiko bibuuzo byonna

Leave a comment

0.0/5