Skip to content Skip to footer

Aba DP baanirizza Seya

MAO @ DP Press conference 1

Ab’ekibiina kya DP bategeezezza nga bwebalia betegefu okuddamu okukolagana ne Alhajji Nasser Ntege Ssebaggala eyalekulidde ogw’okuwa pulezidenti Museveni amagezi.

Sebaggala yali munna DP omugundiivu kyokka n’abalekulira oluvanyuma lw’okuwangulwa mu kalulu ka 2011.

Akulira DP Nobert Mao agamba Ssebaggala asobola okuddamu okubetaggatako ssinga ava mu kibiina kye.

Sebaggala yalangiridde nga bw’ayabulidde pulezidenti Museveni kubanga tawuliriza magezi g’amuwa

Leave a comment

0.0/5