Skip to content Skip to footer

Abasomesa batabuse ku nsimbi z’okwekulakulanya

teachers stick their guns

Abasomesa okuva mu bibiina 48 bazize ensimbi ezabaweereddwa okwekulakulanya nga bagaala ziyite mu bibiina kyaabwe

Kiddiridde ab’ekibiina ekigatta ebibiina ebiwola ensimbi ekya gavumenti okutegeeza nga bwekyabadde kisindise ensimbi mu basomesa bano.

Ssaawandiisi w’omukago gw’abasomesa bano, James Tweheyo agamba nti minisitule y’ebyenjigiriza ebuzabuuza abantu kubanga bbo tebannakwaata yadde ku kikumi.

Tweheyo agambye nti batandise kawefube w’okutandika banka eyaabwe okwewala okuzanyirwaako.

Leave a comment

0.0/5