Skip to content Skip to footer

Enkungana z’abawakanya ”okugikwatako” ziwereddwa.

Bya Tembo Kahungu.

 

 

Police eriko ekiwandiko ky’efulumiza, nga muno eweze enkungana z’abawakanya eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga zebabade bakuba nga beebuza ku bantu nga parliament bweyabalagira.

Kino ekiwandiiko kifulumiziddwa aduumira ebikwekweto bya Police Asuman Mugyeni nga akikwanaganyiza n’ebyabadde e kasubi akawungez k’egulo, police bweyakozesezza tear gas okugobaganya ababaka bano nga boogerako eri abantu.

Ayogerera police ya uganda Asan Kasingye  akakasiza bino.

Leave a comment

0.0/5