Skip to content Skip to footer

Aba NRM e Mukono Beyawuddemu ku Byokujikwatako

Bya Ivan Ssenabulya

Aba NRM e Mukono batabukidde banabwe ku kyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.

Obutakanya buli wakati wa NRM abeyita aba Tugikwatako Central
Region Forum , nga bano babadde bayitiddwa Sam Fredrick
Bemba akuliramu kawefubwe ono wabula  balemeddwa abamu nebafuluma, abamu bwebabiwakanyizza.

Bano era bakubaganye empawa abamu nga bagamba nti kino kigenda okulemesa abaana abasomye okufuna emilimu
kuba kyadikomekerezza nga kigenze ne kubakozi ba gavumenti.

Leave a comment

0.0/5