Skip to content Skip to footer

Aba UMEME babatutte entyaagi

powerlines

Poliisi ekubye omukka ogubalagala n’amasasi mu bbanga okugumbulula abatuuze abakubye abakozi ba Umeme ababadde bagezako okuwanulayo tulansifooma  yaabwe.

Bino bibadde mu gombolola ye Kasambya mu district ye Mubende abatuuze bwebakubye abakozi bano n’emmotoka y’omubaka waabwe Patrick Mulindwa abadde azze okubawooyawooya .

Bano bagamba bamaze ebbanga nga bali mu kibululu kyokka bano bwebatwala tulansifooma  eno kyokka ng’okugizza lufuuse  lutalo.

Leave a comment

0.0/5