Abantu 8 bafiiridde mu kabenje ka kiroole e Buikwe
Kiroole kino ekibaddeko abasuubuzi ababadde badda mu katale e Ssenyi kiremeredde omugoba waakyo nekyefuula okukkakkana ng’abantu bano bafudde
Addumira poliisi e Buikwe Sam Bandira atugambye nti loole ebadde mu mbeera mbi kyokka nga bakyanonyereza
Kati abafudde nabalumiziddwa babaddusizza mu ddwaliro lya St Charles Lwanga.