Abantu basatu bafudde tanka y’amafuta gyebabadde bakolako bw’eyabise
Bino bibadde wali e Mengo Kisenyi ku luguudo lwa musajja Alumbwa.
Tutegeezeddwa nti ttanka eno ebadde erongoosebwa abasajja bano abasatu bonna abafudde ssonga nga waliwo n’abalumiziddwa
Abafudde kuliko Ashiraf Semwanje,Godfrey Lule ne Ivan Yanga