Skip to content Skip to footer

Ab’omukago bongedde okuboggola

Abakungu okuva mu mukago gwa bulaaya kko ne America bongedde okwenyamira olw’obunkenke obweyongedde wakati wa gavumenti n’abavuganya nga buva ku byava mu kulonda omukulembeze w’eggwanga.

Abakungu bano bakyaddeko mu maka ga Dr Kiiza Besigye akyaggaliddwa mu maka ge e Kasangati.

Besigye agambye nti ekisinga okweralikiriza abakungu bano y’engeri abavuganya gyebatannavaayo mu bulambulukufu ku kiddako oluvanyuma lw’okuwangulwa mu kalulu.

Ab’omukago gwa bulaaya baasabye dda nti akakiiko akalodnesa kaful;umye byekasinziddeko okulangirira pulezidenti Msueveni ng’omuwanguzi

Leave a comment

0.0/5