Skip to content Skip to footer

Aba UPDF 12 e Somalia Batiddwa

Obulumbaganyi obwamanyi bukoleddwa ku magye ga UPDF agali wansi womukago gwa AMISOM abajaasi 12 nbafa, songa 7 kati banyiga biwundu.

Ekibinj ekyalumbiddwa kyekya battle group 22, wansi wa abatalin ey’omuisanvu  era nga ekiwandiiko kyetufunye okuva mu maggye ge gwanga wano mu uganda kiraga nti abalumddwa babade Mu Company -mukubala okwangu nga bano bali wakaati wa 80–250 .

Tutegeededdwa nti bano okuggwa mubalabe babade bakola potolo mu kitundu ekimanyiddw nga Lower Shabelle nga zino zze KM nga 140 mu maserengeta g’ekibuga Mogadishu.

Tuitegeezeddwa nti bonna abakoseddwa badusiddwa mu dwaliro elya Mogadishu Level II Hospital okusobola okujanjabibwa

Aduumira ekibinja kyaagye ga UPDF ekiri mu Somalia , Brig Kayanja Muhanga, mukaseera kano atuuse awaabade emitawaana, okwetegereze embeera , naki ekidako

Ayogerera amagye ge gwanga BRIG.Richard Kalemire atubuulide nti kati batandise okukwatagana nabenganda okubategeeza emitawaane egibadewo

Ono yoomu atubuuliddde nti batadewo nakakiiko akagenda okwetegereza ekiviirideko obulabe buno

Leave a comment

0.0/5