Skip to content Skip to footer

Abaalya abantu basigadde mu nkomyo

Abalya abantu

Abagambibwa okulya abantu e Rakai bagaaniddwa okweyimirirwa

Asaf Tumuhimbise ow’emyaka 50 ne mukyala Nuwaga 28 basigaddeyo mu kkomera ku biragiro by’omulamuzi Margaret Oumo Oguli.

Baali basaba nti beyimirirwe kubanga balwaddelwadde nga tebasobola mbeera ya kkomera

Tumuhimbise ategeezezza kkooti nti n’emyaka alina mingi ng’alina Asima kale mu kkomera tasobola kufunayo buyambi

Yye omukyala yategeezezza nti abadde ali mu nsonga okumala ebbanga nga yeetaga okufuna obujjanjabi

Leave a comment

0.0/5